Video de: Smart Wire Lyrics Andre » R B Fox.MusicaDe.Win

Bienvenidos a Fox.MusicaDe.Win Disfruta del Video de: Smart Wire 2025 Andre » R B y comparte musicas con los amigos, Musica Gratis 2025! Fox.MusicaDe.Win!.

Video de: Smart Wire Lyrics Andre » R B

Andre - Smart Wire Lyrics


SMART WIRE BY #KIKKU PRO UGANDA LYRICS

[Intro]
Oba nkugulire akasawo ka vasachi
Oba nkutwale mu ka hotel ofune massage
Kuba endabikayo oli mulungi
Obakubisa obakubisa abo ba fagi
I say katono katono naye kakola
Gwe wotali mbera sefuna
Say, nze mbera sefuna
Kino bwekiba kilwadde kino tekiwona
Say, wanzibula amaaso maaso ana
Kati kulembera baby gwosaana
Nkuyita sweetie my banana na
Nkwagala nnyo kyovolaba nkuwana na
Me say

[Chorus]
Smart wire
Onkubisa smart wire
Onkubisa nze nno omeza namalala
Nkubisa batulage neku live wire.

[Verse]
Omeza amalala
Nze lwesikulabye mbera sirubala
Nze nkwagala omu abalala nze sibalaba
Balina embalabe balina n'amalala
Nkyenkwagalako baby wabala
Mubyomukwano baby wamala
Onjakira onjakira ng'omusana
Gwe gira onsaleko ondabeko emisana
Obulungi bwo buntuusa ne kubwongo
Onjogeza ninga aliko ebyobwongo
Yeffe balongo tongatako kingongo
Nze nkusaba kimu nze tonkuba mugongo.
[Chorus]
Smart wire
Onkubisa smart wire
Onkubisa nze nno omeza namalala
Nkubisa batulage neku live wire

[Conclusion]
Oba nkugulire akasawo ka vasachi
Oba nkutwale mu ka hotel ofune massage
Kuba endabikayo oli mulungi
Obakubisa obakubisa abo ba fagi
I say katono katono naye kakola
Gwe wotali mbera sefuna
Say, nze mbera sefuna
Kino bwekiba kilwadde kino tekiwona.

Thanks for watching.
For music details tells : +256708559019
#KIKKU PRO UGANDA

Smart Wire » Andre Letras !!!